×
mu nteekateeka: Abdulkariim Sentamu

Ebikakata Kwoyo Awerekera Jeneza (Luganda)

Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno nti kikakata eri buli muntu awerekera jeneza okubeera omusirise n’obutalabankana n’ebyo ebitalina mugaso, okusabira omufu Allah amunyweze naye nga kikolebwa mumakubo amatuufu, okulowooza ennyo kumbeera eyo ebeera eriwo, n’okukubagiza bannanyini mufu.

Play
معلومات المادة باللغة العربية