Yannyonnyola shk. Ekigendererwa mumpagi za hijja n’obukulu bwazo, oluvannyuma nayogera empagi za hijja ennya era nga zezino: okumalirila okuyingira mumikolo gyahijja (al ihiraamu), okwetoloola kaaba, okutaambula wakati wa swafa ne maruwa, n’okuyimirira mu arafat.
‘Encyclopedia’ y’okumutimbagano ey’emisomo egirondeddwa ku kunnyonyola n’okusomesa Obusiraamu mu nnimi [ez'enjawulo]